Hosea 10:5

5 aAbatuuze b’e Samaliya bali mu ntiisa
olw’ennyana ensaanuuse ey’e Besaveni.
Abantu baayo baligikungubagira,
ne bakabona baayo abaweereza bakatonda abalala,
abaasanyukanga olw’ekitiibwa kyayo baligikungubagira,
kubanga ekitiibwa kyayo kigivuddeko.
Copyright information for LugEEEE